No (yup)
Yup, no (hahaha)
Yup
Kano kavudde wawanvu (no)
Kavude eno mu Jahlive (yup)
Producer Feffe Bussi (no)
Producer ye Kusseim (yup)
Oli looser? (no)
Oli winner? (yup)
Watandika oyina? (no)
Naye ate ofuna? (yup)
Oli musiru? (no)
Oli mujagujagu? (yup)
Wasoma n’omalako? (no)
Naye ate gw’aliko (yup)
Oli munafu? (no)
Okola nnyo? (yup)
Olya ne banno? (no)
Bw’ofuna olya wekka? (yup)
Oyagala okufa? (no)
Eggulu olyagala? (yup)
Wegayaaza? (no)
Oba ositukirawo? (yup)
Oli mwavu? (no)
Just bikyali biwanvu? (yup)
Onzoleya? (no)
Ommatira? (yup)
Osasulirawo? (no)
Olamuzaako? (yup)
Otya nnyo? (no)
Otya Katonda yekka? (yup)
Mbakuba nnyo? (no)
Mbakuba nnyo? (yup)
He he he
Eh ya ya ya ya
Oli kisembo (no)
Olemerako (yup)
Oli kisembo (no)
Eh ya ya ya ya (yup)
No, yup
No, yup
Obafaako? (no)
Naye bakwogerako? (yup)
Oli wa yellow? (no)
Eh! oli wa Blue? (yup)
Oli mumativu? (no)
Kibulamu ku bwerufu? (yup)
Oli mbeerera? (no)
Walozaako? (yup)
Oli ku colour yo? (no)
Ebizigo okozesaako? (yup)
Onoonya? (no)
Bakunoonya? (yup)
Osabiriza? (no)
Oba balya na ku zizo? (yup)
Bakwagalawo? (no)
Naye ate toli wakuvaawo? (yup)
Oli musezi? (no)
Naye ate okola kiro? (yup)
Oli wa kitwe? (no)
Oba wekuumako? (yup)
Team America? (no)
Team Mugabe? (yup)
Oyina nnyo? (no)
Naye ate oyoya nnyo? (yup)
Oli kisembo (no)
Olemerako (yup)
Eh ya ya ya ya
Oli kisembo (no)
Olemerako (yup, no)
Eh ya ya ya ya (yup)
No, yup
No, yup
Wavaako? (no)
Just otwewunzizaako? (yup)
Ogabako? (no)
Nze nzekka gw’owaako? (yup)
Bakunyooma nnyo? (no)
Oli wa nnyo? (yup)
Oli yala? (no)
Oyinamu ku zikumala? (yup)
Oli wa ttima? (no)
Wafunamu ekisa ku mutima? (yup)
Wamukyawa? (no)
Wamusonyiwa? (yup)
Oli mu love? (no)
Tomanyi kituufu? (yup)
Obeera sober? (no)
Okubwamu kko mu bubba? (yup)
Mbalabye nnyo? (no)
Naye gwe wakoowa nnyo? (yup)
Bakumanyi nnyo? (no)
Naye ate bakwewa nnyo? (yup)
Olimba nnyo? (no)
Bwebakulimba zivaako nnyo? (yup)
Bansinga nnyo? (no)
Mbasinga nnyo? (yup)
Oli kisembo (no)
Olemerako (yup)
Oli kisembo (no, yup)
Oli kisembo (no)
Olemerako (yup)
Oli kisembo (no)
Eh ya ya ya ya (yup)
No, yup
No, yup
No, yup
No, yup
No, yup
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.