Hey Sekret
You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Hey Sekret
Mbadde mbuuza mmwe abatuloga
Mufunayo ku kadde nemutukeberako?
Oba mumanyi tuli bubi?
Bwetufuna ebirungi kyo kibayisa kitya?
Bwenneeyisa obulungi mbu ate mbeegula
Kyokka ate bwensirikako muwoza neeraga!
Bwemulaba nkalumye mbu ate neekoza
Kyokka ate lwesikalumye mbu ssente zaabula!
Mbeewala yadde munneefasa
Amaaso gabakanuse mulinga nga nsega
Olaba n’Abamerika mbakuba obawuza
Bwengwa ku ba amapiano gulibula asala (eh)
You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Kampala bw’alinga nga nsombabyuma
Bwakeera kabaliga nnumbye
Anti omuziki temuliimu interview
Bwentyo mu ragga nensonga
Nze mbalayirira, nja bafuukira kiri kyebaawalula
Nze mbalayirira, nja bafuukira kiri kyebaawalula
Oba nkyuseemu mbakwate ku kataago?
Mbeere ng’omusezi alumbiddwa ekitambo
Balikaaba, balisinda, baliwoloma obugere balisiita (eh)
You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Oba nkyuseeko mbakubeko mu Lulatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Eeh, mu Lulatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Akusigula amalinya nanti bw’ogwa
Y’akuyita kadduwannema nno bw’ogwa
Vva ku ba people, bwebaba ba mbwa
(Baveeko bwebaba ba mbwa)
Hmmm, kale tuli bubi
Temulaba nga tuli bubi?
Tuli bubi, temutulaba?
Ffe tuli bubi nnyo
You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Hey Sekret
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.