Nessim Pan Production
Bambi saasira
Tondaba bwe neeyogereza nzekka
Omutima kwatula
Naye ebyange biremye okuva munda
Kiki kye wankola nze?
Omukwano gubimba nga tegukka!
Ntuuse okwetuga nze
Tonnumya nze ndeka nkole ekyejo
Nakyuka lwa love oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love
Ondi muli munda
Mukwano oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nsaba bino eno bikome ewange
Mu buliwo ne mu buwandiike
Butabika mukimeemu nze
Nkirako katwewunge
Guno omutima mupoota, gutendewaliddwa
Memory card yawunga
Nkooye obisitula
Omutima gwezinze
Hmmm nfreezinze
Risk zonna nzitakinze
Ndoota tuli ku wedding
It’s a wedding
Nakyuka lwa love oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love
Ondi muli munda
Mukwano oli wa maanyi
Ondi muli munda
Bambi saasira
Tondaba bwe neeyogereza nzekka
Omutima kwatula
Naye ebyange biremye okuva munda
Kiki kye wankola nze?
Omukwano gubimba nga tegukka!
Ntuuse okwetuga nze
Tonnumya nze ndeka nkole ekyejo
Nakyuka lwa love oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love oli wa maanyi
Ondi muli munda
Nakyuka lwa love
Ondi muli munda
Mukwano oli wa maanyi
Ondi muli munda
Ondi muli munda
Ondi muli munda
Ondi muli munda
Ondi muli munda
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.