Hmmm
Yeah
Nsaba onteeke ku mwanjo
Yadde gyoli wala nnyo
Okimanye nti nkufaako
Yeggwe ansiiba ku bwongo
Manyi gyoli, olina bangi abakwefasa
Nange gyendi, ndaba bangi abanneetega
Nkusaba okimanye omutima gwe nakuwa
Guli delicate Tumpeco
Eno gye mbeera nfabikana
Nfuba okomewo nga sisula mu Ghetto oh
Nkulinze (oh na)
Nkulinze (oh baby)
Ekirabo kyange kw’eno Valentine
Gwe mutima gwange (gwe mutima gwange)
Nkulinze
Nkulinze eeh
Ekirabo kyange kw’eno Valentine
Gwe mutima gwange (gwe mutima gwange eh)
Girl know me love you
Oh wa na na
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.