Oh uh oh uh oo my love
Ono ye Gustin Vine
Yeggwe gwe naterekera all my love
Another terror part
Mpita w’oyagalira my love mbaawo
Yeah
Kumpi awo ddala
International
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
My baby love yo
Eno gyendi ensika
Buli kimu kye nkola bambi onsika
Simanyi oba bye njogera oba obifuna
Lwakuba bwe njogera mba nseka
Oh my love, katikitiki eno mbala
Buli kye nkola mukwano nkubaliramu babe
Katikitiki eno mbala
Buli kye nkola you’re my number gyal
Yeggwe gwe nasiima bw’ompita mpaala
Obulungi bwo obwo bumpaaza
Ago amaaso ameeru ag’ettaala
N’obumwa obumyufu bunkyanga
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
Oyo mummy, daddy
Ab’emikwano nzija n’abako mbalowooza
Ebintu by’ono omwana bya mbavu
Ye mama, ssenga nkulowooza
Alina empisa omulungi tatugattatta
Ne bwe tuyomba tabisaasanya
Ono asaana laavu yokka (yokka)
Asaana byange byonna (byonna)
Yeggwe gwe nasiima bw’ompita mpaala
Obulungi bwo obwo bumpaaza
Ago amaaso ameeru ag’ettaala
N’obumwa obumyufu bunkyanga
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
My baby love yo
Eno gyendi ensika
Buli kimu kye nkola bambi onsika
Simanyi oba bye njogera oba obifuna
Lwakuba bwe njogera mba nseka
Oh my love, katikitiki eno mbala
Buli kye nkola mukwano nkubaliramu babe
Katikitiki eno mbala
Buli kye nkola you’re my number gyal
Ono ye Gustin Vine
Another terror part
Challenger Pro
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Omukwano ke kambe neesale
Ŋŋamba nti onjagala neetale
Obulungi busaana kwetala
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.
Wow this is perfect 🥰🥰