Article boom!!!
Ba ba ba baamubejjula
NIC dancehall bwatyo bw’amukwekula
Magical Town Bafana nze bwengibangula
Maama tell me say ah daughter story
D-Records
Yaŋŋambye okuva edda ng’ali bwatyo
Ku bisenge abasajja baamucunyiza okwo
Mu bimwanyi ennumba zimulumira eyo
Nga bw’adda ewaka omusanga akaabya kyejo
Omukebera nga baamutaagula
Ebisambi enkwagulo nga baamukwabula
Agulubana mu kiro nga mwattu bamutigomya
Awoza mpoomerwa nkoko eno baamusigula
Abayaaye nga baamuwoomerwa
Ah ng’ensujju mwattu baamubejjula
Obuseerezi nga bwatyo bw’abutindira
Baabo baabo ng’amataffaali nga bagatikkula
Twabaguddeko, twabasanze
Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Talina nsonyi nazaala yabiŋŋambye
Naswadde nnyo nazaala twamusanze
Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Bu toothpicks nnyini, nga mu curtain mwabutimbye
Bw’onkwata mu kiwato you appetize me
You give me a kiss, you baptise me
You buy mi a cell, you buy airtime
A bad time stories about her she say all
Twamukwatako mu kiro ng’akukuta n’empeke
Kumbe yeegogaagoga abayaaye bamukubye tteke
Kasambalyanda kumbe yayiga ne bi ffege
Bwe yeekubyakubya ati omusanga yeekubye n’empeke
Baamunaayizza, baamuzannyisa
Baamudingisa, ab’e Bamunaanika
Baamukanika, bwe baamuvumbika
Bwe baalaba akumuuka tebaamusaasira
Baamukanika, bwe baamuvumbika
Bwe balaba alinga lumonde anti baamulya (lya lya lya)
Baamubejjula nga muwogo anti baamulya
Mu bibajjo
Mu bibajjobajjo
Twabaguddeko, twabasanze
Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Talina nsonyi nazaala yabiŋŋambye
Naswadde nnyo nazaala twamusanze
Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Bu toothpicks nnyini, nga mu curtain mwabutimbye
My in-law, amansamansa her daughter
That her daughter
Alina amuwogodde ennyonta, eeh
Nazaala wange mwattu asiiba annoonya
Annyumize muwala we mbu nno yalinga akuula
She say she putting on a mini
Sometimes gonna a bikini
Gwe kubamu akafaananyi
Mukazi wo mu Germany
Mwegendereze mu bwenzi diplomat
Ako akalimi ke kajjude amasitaani
Bw’omulyako afuuka biscuit
Mwegendereze mu kuwooma alinga chocolate
Muwala we bwe yazze emboozi zaamuweddeko
Yasiriseewo mbiro enta nnya yatambuddewo
Bwe namuguddeko ha mwattu kye yabaddeko
Ky’ava akatutema nti bulijjo yenze amubuza otulo
Twabaguddeko, twabasanze
Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Talina nsonyi nazaala yabiŋŋambye
Naswadde nnyo nazaala twamusanze
Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Bu toothpicks nnyini, nga mu curtain mwabutimbye
Twabaguddeko, twabasanze
Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Talina nsonyi nazaala yabiŋŋambye
Naswadde nnyo nazaala twamusanze
Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde
Nga muwala we obugoye bumwetimbye
Bu toothpicks nnyini, nga mu curtain mwabutimbye
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.