Boy eno love yo fire
Kati njagala tuyalire omutima gwo we gusula
Kubanga ewange olina ekifo
Era nebwoteeyanjula, hmmm
Njagala tukireko ku Charles ne Asiya
Bakimanye nti nze nnyabo
Omutima eyaguwangula
Aaah ah, eh yeah
Twalina Nsi
Era emisinde agirina ah
Sso omutima gwo yagugoba
Laavu yo teyagifuna
Now that’s how we be (that’s how we be)
Nze ndi match match yo oh
Am in love with you
Nze ndi mu laavu naawe
Bamanye nti wampangula, wampangula
N’abazadde bali aware
Bakimanyi nze ndi mu laavu naawe (hullo)
Ne Yesu ku musaalaba
Yalondamu nze lubiriizi lwo (hullo)
Yozefu butakufaanana
Naye nga naawe ojjudde nneema (ng’ojjudde nneema)
Maria butakufaanana
Naye nga naawe ojjudde nneema
Singa laavu yalina empeke
Nga laavu erina empeke
Singa laavu yalina empeke
Nga bw’olumwa, kkumi na bbiri
Singa laavu yalina empeke
Nga laavu erina empeke
Singa laavu yalina empeke
Nga bw’olumwa, kkumi na ssatu
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na bbiri
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na ssatu
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na bbiri
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na ssatu
Uuh
Kkumi na ssatu
Na-nakudata tuli ba kugattwa
Njagala tube babiri for a longtime
Nga gwe maama ma
Nga nze taata ta
Girl eno love yo fire eh
Nakudata tuli ba kugatta (eeh!)
Njagala tube babiri for a longtime
Nga nze maama ma
Nga gwe papa pa
Boy eno love yo fire
Maama Fiina atuteeremu blessings
Atukumire akabbaani
Guno omukwano gubulako wedding
Already tulina plan
N’abazadde bali aware
Bakimanyi nze ndi mu laavu naawe (hullo)
Ne Yesu ku musaalaba
Yalondamu nze lubiriizi lwo (hullo)
Yozefu butakufaanana
Naye nga naawe ojjudde nneema (ojjudde nneema, aah)
Hmmm, love yo fire
Singa laavu yalina empeke
Nga laavu erina empeke
Singa laavu yalina empeke
Nga bw’olumwa, kkumi na bbiri
Singa laavu yalina empeke
Nga laavu erina empeke
Singa laavu yalina empeke
Nga bw’olumwa, kkumi na ssatu
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Herbert Skillz gwe bawaana
Kkumi na bbiri
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na ssatu
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na bbiri
Ah ya ya ya ya ya ya ya ya
Kkumi na ssatu
Aroma
Artin on the
(Aroma)
Kkumi na bbiri
Beat
Dicey
Kkumi na ssatu
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.