Magician (Remix) Lyrics – Anknown Prosper ft. Rema

Magician (Remix) Lyrics – Anknown Prosper ft. Rema

Uh yeah ooh oh
Uh uuh ooh oh

Recordinga, buli kyeŋŋenda okwogera wano singa bukya nebanneerabiza
Playinga, era onnyambe onzijukize
Neeyama butata love gyennina gyoli
Time egenda, ebirungi nebifadinga naye nze gyoli sijja kuta (love) 
Erinnya lyo nalisavinga yeggwe birungi atenkanika
Ovuganya nanjuba ah omulisa ku mutima
Your love is what makes me your customer your love (your love)

Oli mufuusa oli magician nze bwendaba (oli magician)
Oli lawyer, oli pastor
Mu kayimba kali doctor 
Oli professional magician it’s how I see (oli magician) 
Oli actor mu zi action firimu zendaba

Spot Music
Oli magician

Ogwanira kkuyita babe
Ogwana na kkuwa kirabo maybe daily
Hey I can never let go
Gwe wanneerabiza abo abaasooka
Ndabye bangi naye ate gwe
Love yo ensinzizza amaanyi
Darling, love enfunzizza walaayi embuzizza plan (kama kawaida) 
Never mind, never mind, never mind you’re my girl (tebalina kyebatugamba)
They can try, they can try but I cannot let go

Oli mufuusa oli magician nze bwendaba (oli magician)
Oli lawyer, oli pastor
Mu kayimba kali doctor 
Oli professional magician it’s how I see (oli magician) 
Oli actor mu zi action firimu zendaba (oooh okay)

Nkyakusoma naye sinnakuyiga
Kansuubire ndikuyita (era)
Ebingi mu nze by’osuubira
Kansuubire ebimu obifuna ah
Okay I wanna let you know (pa la ta ta la ta ta)
For your love I’ll never let you go, let you go

Submit Corrections


Discover more from Kamuli Post

Subscribe to get the latest posts sent to your email.

Leave a Comment

Comments

No comments yet. Why don’t you start the discussion?

Leave a Reply