Mama yo (nani wuyo?)
Orlandoh, Chameleone
Le le mama yo (mummy ani?)
Orlandoh, Chameleone (ha ha ha)
Mummy, mummy, mummy wange (maama maama me yo)
Mummy, mummy, mummy wange (maama maama yo, me yo)
Mummy, mummy, mummy wange (maama yo)
Mummy, mummy, mummy y’oyo (eh eeh!)
Chameleone
Bambi gyali myezi mwenda
Nga maama alindirira
Nga bulijjo asaba essaala kuba yali tamanyi kiddirira
Abamu bazaala abaana, ate nebabalekulira
Abamu bakikola lwa kwagala
Bambi abalala Mungu y’atwala
Both
Owange kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Ye maama wange (maama wange oyo)
Maama kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Muzadde wange (muzadde wange oyo)
Orlandoh
Agannyabo ndayira kammuwe nze
Eyalera n’ayonsa nga ndi bbujje
Nfunantono, n’afissa akasente
N’aweerera nze omulungi gwemusiimye
Nasobyanga n’ampita, mwana wange
Ky’okoze tokiddira ate!
Nange wentuuse mumpagidde
Kanfube mummy mmusanyuse eeh eh
Both
Owange kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Ye maama wange (maama wange oyo)
Maama kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Muzadde wange (muzadde wange oyo)
Chameleone
Bangi mu mawoofiisi basiba mataayi
Nga bambi maama we gomesi agisibisa lwayi
Ali mu bataayi maama atunda chai
Nkusaba Katonda abo obakube bbalaayi
Ovvoola otya maama byeyayigiriza?
Konna k’ofunyewo yiga okumuddiza
N’ewa Mungu olibulwayo ne ky’owoza
Ng’okodowalira nnyabo oyo eyakukuza
Both
Owange kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Ye maama wange (maama wange oyo)
Maama kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Muzadde wange (muzadde wange oyo)
Orlandoh
Ndeese busuuti ziizo mwenda
Ente enzungu onywenga ku tuta
Radio kw’onompuliranga
Ttivvi kw’onondabiranga
Tractor eneerimanga ewaka
Ki nayikondo bakisime enkya
Owone olugendo olw’emugga
Nange gyendi nfune emikisa
Both
Owange kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Ye maama wange (maama wange oyo)
Maama kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Muzadde wange (muzadde wange oyo)
Both
Siyinza kwerabira bwetwabonaabona
Nali ndwala nnyo nga tomanyi oba ndiwona
Ng’osula otudde olw’ebbujje lyo
Kkumi na bbiri e Mulago oli ew’omusawo
Tewakoma okwo tewansuza njala
Wankolera bingi Katonda alisasula
Weebale nnyo bayiro n’olupapula
Etuyambye nnyo okuyiiya netubakyamula
Both
Owange kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Ye maama wange (maama wange oyo)
Maama kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Muzadde wange (muzadde wange oyo)
Both
Owange kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Ye maama wange (maama wange oyo)
Maama kammuwenga (eh)
Ye maama wange (maama wange)
Asaanidde afune (eh)
Muzadde wange (muzadde wange oyo)
Both
Owange kammuwenga (mummy)
Ye maama wange (mummy wange)
Asaanidde afune (mummy)
Ye maama wange (mummy y’oyo)
Maama kammuwenga (mummy)
Ye maama wange (mummy wange)
Asaanidde afune (mummy)
Muzadde wange (mummy y’oyo)
Both
Owange kammuwenga (mummy)
Ye maama wange (mummy wange)
Asaanidde afune (mummy)
Ye maama wange (mummy y’oyo)
Maama kammuwenga (mummy)
Ye maama wange (mummy wange)
Asaanidde afune (mummy)
Muzadde wange (mummy y’oyo)
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.