Nuh
Well it’s the 6ix Killaz babe
TNS
Big Davie Logic to di world
Recho
Atakulekera tomulekera wamma
Abatuzoleya ffe tubikola wamma
Tuzine na kano tukaddemu nti wamma
Tukaddemu nti wamma
Nina
Nakedde kumakya kulambula Kampala
Ebizibu gwe manya biri mu Kampala
Bangi basula enjala wano e Kampala
Kiri Kampala
Jowy
Bulwadde bwa mutwe olina kumira mpeke
Kumira mpeke
Katube na tulo sifuna yadde empeke
Nze lwesidigize
All
Twasigaza kucakala na kubwa (eeh)
Kucakala na kubwa (uh)
Ebyo twabireka kucakala na kubwa (hehe)
Kucakala na kubwa
Twasigaza kucakala na kubwa (eeh)
Kucakala na kubwa
Birala twabireka kucakala na kubwa
Kucakala na kubwa
Zafaran
Mujje eno twetale
Eno abaana beetala ah
Dance tukuba
Ebyokunywa netutumya
Peace
Nalonda ono, baaleeta ono
Ffe ebyo twabireka
Obeera eyo, ffe tubeera eno
Manya twakuleka, nuh
Nandor
Mbu Gaza yamusuubiza ebbaati
Alien n’amuswama ku award
Ekikonde nekinyooka eby’alaali
Gaza n’akaaba Mohammed maama ah
All
Twasigaza kucakala na kubwa (eeh)
Kucakala na kubwa (uh)
Ebyo twabireka kucakala na kubwa (hehe)
Kucakala na kubwa
Twasigaza kucakala na kubwa (eeh)
Kucakala na kubwa
Birala twabireka kucakala na kubwa
Kucakala na kubwa
All
Atakulekera tomulekera wamma
Abatuzoleya ffe tubikola wamma
Bangi basula enjala wano e Kampala
Kiri Kampala
Bend, baleete ku ndeku
Nze bampe ku ssupu
Obeera eyo, ffe tubeera eno
Manya twakuleka, nuh
Bulwadde bwa mutwe olina kumira mpeke
Kumira mpeke
Dance tukuba
Eby’okunywa netutumya
All
Twasigaza kucakala na kubwa
Kucakala na kubwa
Ebyo twabireka kucakala na kubwa
Kucakala na kubwa
Twasigaza kucakala na kubwa
Kucakala na kubwa
Birala twabireka kucakala na kubwa
Kucakala na kubwa
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.