Kagobako Lyrics – Spice Diana

Kagobako Lyrics – Spice Diana

Onsinze kagobako
Waguan
Omulungi mazima tunulako eno
Ojooze nze wulira oh
Bassboi
Eno bbaluwa wulira bwino

Nze gwe bw’obula ombuza appetite
Omala kulabika olwo ne ndya ku mmere
Guess you don’t know what you do to me inside
Bw’oba wooli nsirika bw’obula ne nkuba endere

Onsinze kagobako (yee)
Ompangudde era kano kagobako (yee yee)
Tolumya nnyo kagobako (yee)
Eky’okwekweka tokiremerako (yee yee)
Kano kagobako
Kagobako (yee)
Tewekweka kuba kano kagobako (yee yee)
Bambi tobula kano kagobako (yee)
Amaaso gandi mu ngalo njoya kulabako (yee yee)
Kagobako

Mukwano onyumisa emboozi
Gwe wootali bali banyumya mandaazi
Ebyo omulungi by’okuba pose
Osaana kukweka mabega wa mwezi
Ndibalwanya, okikola otya ndibalwanya?
Buli omu ayagala kukuliraana!
Sikugaba era nsaba tebatawaana my babe eeh
Wamegga, walumya, wagalika (wagalika)
Gwe mu kintu ky’okulungiwa watabuka (omutima)
Wasala, wayuza, nayulika (nayulika)
Eno wanzita dda omwoyo gwe wavuunika

Onsinze kagobako (yee)
Ompangudde era kano kagobako (yee yee)
Tolumya nnyo kagobako (yee)
Eky’okwekweka tokiremerako (yee yee)
Kano kagobako
Kagobako (yee)
Tewekweka kuba kano kagobako (yee yee)
Bambi tobula kano kagobako (yee)
Amaaso gandi mu ngalo njoya kulabako (yee yee)
Kagobako

Guno omutima wankola bubi ogutwala
Ah toseka mukwano bambi tokudaala
Ebirowoozo bambi obireka bipaala
Nze woowe yaaye kano kagobako
Nze gwe bw’obula ombuza appetite
Omala kulabika olwo ne ndya ku mmere
Guess you don’t know what you do to me inside
Bw’oba wooli nsirika bw’obula ne nkuba endere
Mukwano onyumisa emboozi
Gwe wootali bali banyumya mandaazi
Ebyo omulungi by’okuba pose
Osaana kukweka mabega wa mwezi

Onsinze kagobako (yee)
Ompangudde era kano kagobako (yee yee)
Tolumya nnyo kagobako (yee)
Eky’okwekweka tokiremerako (yee yee)
Kano kagobako
Kagobako (yee)
Tewekweka kuba kano kagobako (yee yee)
Bambi tobula kano kagobako (yee)
Amaaso gandi mu ngalo njoya kulabako (yee yee)
Kagobako

Jahlive

Submit Corrections

0Shares

Discover more from Kamuli Post

Subscribe to get the latest posts sent to your email.

Leave a Comment

Comments

No comments yet. Why don’t you start the discussion?

Leave a Reply