Eeh eh ah
Fresh
Aah
Nkukwasizza obulamu bwange, hmmm
Gw’amanyi obunafu bwange
Ndi ku luggi lwange mulyango gwange
Nninze gwe Katonda wange
Ruhanga wangye
Allah wange gw’amanyi amajja gange
N’amagenda gange
Gw’amanyi ebintu byange
Nkukwasa n’abantu bange gw’amanyi ebyama byaffe, eh
N’ebintu byaffe
Tugololere amakubo gaffe
Golola ekkubo, golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo, golola ekkubo
Golola ekkubo
Ggula ekkubo, ggula ekkubo ssebo oh
Ggula ekkubo eeh oh
Ggula ekkubo oh eeh
Ggula ekkubo oh
Guliba musango siriva mu banno, eeh aah
Gwe wayogera kigambo nenfuuka omuntu, eeh, aah
Sirikuvaamu ssi muzannyo
Siryekyuusa, eeh eh hmmm
Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema weesobola (osobola)
Oli w’amaanyi osobola (osobola)
Ggula ekkubo osobola
Golola ekkubo, golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo, golola ekkubo
Golola ekkubo
Ggula ekkubo, ggula ekkubo ssebo oh
Ggula ekkubo eeh oh
Ggula ekkubo oh eeh
Ggula ekkubo oh
Golola ekkubo, golola ekkubo
Golola ekkubo
Golola ekkubo, golola ekkubo
Golola ekkubo
Ggula ekkubo, ggula ekkubo ssebo oh
Ggula ekkubo eeh oh
Ggula ekkubo oh eeh
Ggula ekkubo oh
Nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema weesobola (osobola)
Oli w’amaanyi osobola (osobola)
Ggula ekkubo osobola
Nze nkimanyi nti osobola (osobola)
Teri kikulema weesobola (osobola)
Ooh osobola (osobola)
Hmmm Mukama osobola aah
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.