Warren is a Professor
Hmmm yeah yeah
Acidic Vokoz the Lyrical Boy
Bwenakufuna nentuula bali nabaleka nagenda (yeah yeah yeah yeah)
Kati sirina kyennoonya, kululwo I surrender, eh (yeah yeah yeah yeah)
Ne bwewajja gyembeera
Mu mutima tewakyuka
Wanjagalirayo nga bwe nnali
Awatali condition, yeah
Kati nkufeelinga deep in me
Yeggwe plan A, plan B eh
My number one priority
Nkwagala nnyo munnange yes indeed
Nze nkulemerako
Kuba nakulabamu future
Amazima nkupenda nnyo
Kuba nakulabamu future
Nze ennaku zino nkutimba nnyo
Kuba nakulabamu future, hmmm
Baby nkulemerako
Kuba nakulabamu future, yeah
Oba wakulira ku yoghurt skin yo enyirira munnange
Nze ne mu kusooka bwenakulaba
Nali sikikkiriza bannange, yeah
Ku sswaga lyewalina natya okufacinga
Naye nga sisobola kugumiikiriza
Nafuna pen nenkiwandiika ku kapapula
Nkugambe nkulinako crush
Ntimbaako ku status oba nteeka ku Facebook yo (ntimba, ntimba)
Ntimbaako ku status, nteeka ku status (ntimba, ntimba)
Kati nkufeelinga deep in me
Yeggwe plan A, plan B eh
My number one priority
Nkwagala nnyo munnange yes indeed (hmmm)
Nze nkulemerako
Kuba nakulabamu future
Amazima nkupenda nnyo
Kuba nakulabamu future
Nze ennaku zino nkutimba nnyo
Kuba nakulabamu future, hmmm
Baby nkulemerako
Kuba nakulabamu future, yeah
Bwenakufuna nentuula bali nabaleka nagenda (yeah yeah yeah yeah)
Kati sirina kyennoonya, kululwo I surrender, eh (yeah yeah yeah yeah)
Ne bwewajja gyembeera
Mu mutima tewakyuka
Wanjagalirayo nga bwe nnali
Awatali condition, yeah
Kati nkufeelinga deep in me
Yeggwe plan A, plan B eh
My number one priority
Nkwagala nnyo munnange yes indeed
Nze nkulemerako (nkulemerako)
Kuba nakulabamu future (future)
Amazima nkupenda nnyo (nkupenda nnyo)
Kuba nakulabamu future (future)
Nze ennaku zino nkutimba nnyo (nkutimba nnyo)
Kuba nakulabamu future (future)
Hmmm baby nkulemerako (nkulemerako)
Kuba nakulabamu future, yeah (oh future yeah)
Eeeh yeah yeah
Future
Oh oh oh yeah
Warren is a Professor
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.