Ekimuli Kya Roza Lyrics – Fred Maiso

Ekimuli Kya Roza Lyrics – Fred Maiso

Mu bawala teri akusinga
Oli wa njawulo mu bulungi n’empisa
Gy’oyita bonna bakutenda
Boogera, beewunya enkula yo maama ah
Mwenya, ndabe ku kazigo
Tambula nga bw’okyuka ndabe ne ku figure
Oli kimuli ekiwunya akawoowo
Kimuli kya Roza kye ŋŋamba maama ah

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya akawoowo
Mu mpisa n’endabika, gwe obasinga
Laba amaaso maama, laba entumbwe
Kimuli kya Roza, Roza

Kale yoya, ky’oyagala kye ndeeta
Maama saba, ebyange by’ebibyo
Tuula we ntudde tonjabuliranga
Tondeka; oba mu bizibu, mbeerenga naawe eeh
Sembeza omutwe teeka ku nze
Nze ndi wuwo, w’oyagala w’okwata
Oli kimuli ekiwunya akawoowo
Kimuli kya Roza kye ŋŋamba maama aah

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya akawoowo
Mu mpisa n’endabika, gwe obasinga
Laba amaaso maama, laba entumbwe
Kimuli kya Roza, Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya akawoowo
Mu mpisa n’endabika, gwe obasinga
Laba amaaso maama, laba entumbwe
Kimuli kya Roza, Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya akawoowo
Mu mpisa n’endabika, gwe obasinga
Laba amaaso maama, laba entumbwe
Kimuli kya Roza, Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya akawoowo
Mu mpisa n’endabika, gwe obasinga
Laba amaaso maama, laba entumbwe
Kimuli kya Roza, Roza
Kimuli kya Roza, Roza
Kimuli kya Roza, Roza
Kimuli kya Roza, Roza

Oli kimuli ekya Roza ekiwunya akawoowo
Mu mpisa n’endabika, gwe obasinga
Laba amaaso maama, laba entumbwe
Kimuli kya Roza, Roza

Submit Corrections


Discover more from Kamuli Post

Subscribe to get the latest posts sent to your email.

Leave a Comment

Comments

No comments yet. Why don’t you start the discussion?

Leave a Reply