Binyuma Lyrics – Pallaso

Binyuma Lyrics – Pallaso

Wamponya abaali balumya obulamu bwange
Ne bamenyamenya omutima gwange
Nga sirina gwe nnyumiza bizibu byange, eeh, eeh
Mwoto Sound
Wagenda n’onyiganyiga amapeesa gange
Ne neerabira ebizibu byange
Na bonna abaali baamenya omutima gwange, eeh, eeh
Baur

Ekilove kandeete
Okwagala omulungi binyuma
Ah walaayi binyuma
Obulabo kansombe
Kale ne bwe buziba gwe tunuulira
Ah walaayi sitamwa
Ekilove kandeete
Okwagala omulungi binyuma
Ah walaayi binyuma
Obulabo kansombe
Kale ne bwe buziba gwe tunuulira
Ah walaayi sitamwa

Oba nkuteeke ku nnyolo (eh)
Oba nkutijjise nkunaaze ga nsuwa (eh)
Oba nkufuule muwere obeere mu kibaya (eh)
Baby toba nga wantereka mu ccupa (eh)
Osaana kukebera
Kyoba omanya kale natuuza niya
Eky’okukwagala wakinsomesa
Bw’obeera nange tulipanga dunia
Birooto tubizimbe nga batulaba
Ekigambo love kankuwe
Kankuwe nkungulenga byensinze
Omwana maaso ga ndege
Nja na kumuwasa embaga makeke
Nalayira okumuta waakiri nfe
Mpozzi nga mwagala kukuma lumbe
You’ll be the mother to my baby one day
You know I love you from the first day

Ekilove kandeete
Okwagala omulungi binyuma
Ah walaayi binyuma
Obulabo kansombe
Kale ne bwe buziba gwe tunuulira
Ah walaayi sitamwa
Ekilove kandeete
Okwagala omulungi binyuma
Ah walaayi binyuma
Obulabo kansombe
Kale ne bwe buziba gwe tunuulira
Ah walaayi sitamwa

Oba nkuteeke ku nnyolo (eh)
Oba nkutijjise nkunaaze ga nsuwa (eh)
Oba nkufuule muwere obeere mu kibaya (eh)
Baby toba nga wantereka mu ccupa
Nsaana kukebera
Munnange lwotali eno nange sifuna tulo
Nze wootali obulamu bwansobera
Obwo obulungi bwo tebabutunda wano
Mu maduuka naye abayaaye baalibumazeeyo
Bast Media akutenda bwe walungiwa
Arafat, Feffe Bussi bakutumira
Onsiiba ku mimwa eno erinnya baliwulira
Guno omukwano mateeka

Ekilove kandeete
Okwagala omulungi binyuma
Ah walaayi binyuma
Obulabo kansombe
Kale ne bwe buziba gwe tunuulira
Ah walaayi sitamwa
Ekilove kandeete
Okwagala omulungi binyuma
Ah walaayi binyuma
Obulabo kansombe
Kale ne bwe buziba gwe tunuulira
Ah walaayi sitamwa

Oba nkuteeke ku nnyolo (eh)
Oba nkutijjise nkunaaze ga nsuwa (eh)
Oba nkufuule muwere obeere mu kibaya (eh)
Baby toba nga wantereka mu ccupa (eh)
Nsaana kukebera

Submit Corrections


Discover more from Kamuli Post

Subscribe to get the latest posts sent to your email.

Leave a Comment

Comments

No comments yet. Why don’t you start the discussion?

Leave a Reply