Oli eyakubibwa
Eyafa, yazuukira
Entaana yawandula
Yalemwa, okumumira
Amaanyi agaamuzuukiza
Ge gakola, mu nze
Byonna mbiwangule (bamanye, amanye)
Bamanye, nti yampita
Laba amaanyi ge gakola (laba)
Gakola (laba)
Gakola
Abantu basumululwa, bawona
(Basumululwa era bawona)
Amaanyi ge gakola (laba)
Gakola (laba)
Gakola
Abantu basumululwa, bawona
Lwakuba yakubibwa
Kwekuba nga tuwona
Era yasasula
Ebbanja erya Adam
Tuli banunule ffe
Tetulina kibi
Era bwe tusaba (bwe tusaba)
Mukama, atuwulira
Laba amaanyi ge gakola (laba)
Gakola (laba)
Gakola
Abantu basumululwa, bawona
(Basumululwa era bawona)
Amaanyi ge gakola (laba)
Gakola (laba)
Gakola
Abantu basumululwa, bawona
Abantu basumululwa
Amaanyi ge gakola, gakola
Ebyali bisibye byonna, bikutuka
Laba amaanyi
Laba amaanyi
Laba amaanyi ge gakola
Gakola, gakola
Abantu basumululwa, bawona
Amaanyi ge gakola
Gakola, gakola
Abantu basumululwa, bawona
Laba amaanyi ge gakola
Gakola, gakola
Abantu basumululwa, bawona
Amaanyi ge gakola
Gakola, gakola
Abantu basumululwa, bawona
Discover more from Kamuli Post
Subscribe to get the latest posts sent to your email.